Picha Lyrics

Pinky ft Grenade Official

2 years ago

Picha – Pinky ft Grenade Official Lyrics

Intro

Kayemba

Kayemba,

Toyimba akayimba ka munno

Kayemba

Kayemba,

Toyimba akayimba ka munno

 

Verse I

Oli ddagala lya muti muka muka muka

Ovumula binnuma ne ncamuka

Wanzigyako ebinzitoya ne mpewuka

Ssikutereka mu mutima notoloka

Nkwagala buteerekerayo na bbidi

Bwoba omanyi kyoyagala vva mu ssudi

Ntaawa lwa mukwano gwo tombuuza kiki

Okwata ngayesa mpiki ku mpiki

 

Kakkana tuula ngibonge embaati

Ssikuvugamu mba nfa ki?

Nakasimu ggyako sweet heart

Tube ngabalinnye ebbaati

 

Chorus

Cha, cha,

Tubakubye picha

Kekitandise kiggwa kitya?

Bwe cha, cha,

Nze onkupya picha

Kubanga nomutima kyatika

Cha, cha,

Tubakubye picha

Kekitandise kiggwa kitya?

Bwe cha, cha,

Nze onkupya picha

Kubanga nomutima kyatika

 

Verse II

Hmm mba bubi bwotaba fine

Nfubako okukola sign

Luwombo lwomukwano dine

Byonna obikola what should I need?

(What a guy!)

Ngoggyeko gwe enjuba mu nkuba

Omu ati anjagaza ekkula

Wooli teba bulamu bunnuma

Bwokumba mutima gwonsuma

 

Chorus

Cha, cha,

Tubakubye picha

Kekitandise kiggwa kitya?

Bwe cha, cha,

Nze onkupya picha

Kubanga nomutima kyatika

Cha, cha,

Tubakubye picha

Kekitandise kiggwa kitya?

Bwe cha, cha,

Nze onkupya picha

Kubanga nomutima kyatika

 

Verse III

Guno gukuba ntaga yadde sinnavaako

Mukwano gwo tegunyuma kuvaako

Gunnuma gunkuba ngalina omusango

Ogwange tegumanyi muzannyo

Kayemba

Kayemba,

Toyimba akayimba ka munno

Kayemba

Kayemba,

Toyimba akayimba ka munno

 

Ngoggyeko gwe enjuba mu nkuba

Omu ati anjagaza ekkula

Wooli teba bulamu bunnuma

Bwokumba mutima gwonsuma

Kakkana tuula ngibonge embaati

Ssikuvugamu mba nfa ki?

Nakasimu ggyako sweet heart

Tube ngabalinnye ebbaati

 

Chorus

Cha, cha,

Tubakubye picha

Kekitandise kiggwa kitya?

Bwe cha, cha,

Nze onkupya picha

Kubanga nomutima kyatika

Cha, cha,

Tubakubye picha

Kekitandise kiggwa kitya?

Bwe cha, cha,

Nze onkupya picha

Kubanga nomutima kyatika

 

 

Total Views 2,365
Release Date 10 Aug 2022

Community Discussion

🎵 Are you a musician?

Submit your songs to:

Email: info@ugamusic.biz

Want your profile featured?

Join Uganda's first online entertainment booking platform:

Email: info@tulioutside.com